John Blaq Makanika Song Lyrics

John Blaq Makanika Song Lyrics

Yeah yeah yeah A John Blaq bwoy bwoy African bwoy bwoy  Andre on the Beat Aya baasi Amazima gwe by’okola omutima wamenya  Bwe kuba kutabula sukaali yanoga  Wangogolako yenna yenna mukoka  Me no like, me no like, gyal gyal yeah Nyoola, nyoola akamotoka  Kambeere makanika obeere motoka  Nga we njagalira babe nkukanika  Yeah yeah yeah, nnyabo Nyoola, nyoola akamotoka  Kambeere makanika obeere motoka  Nga we njagalira babe nkukanika  Yeah yeah yeah, nnyabo

Yadde nga nva wala Omukwano gwo nze baby gwansika Simanyi oba mu mutima Naawe ky’ekyo ky’ofuna Ky’ogere tontya, nze gwe walaba Gwe walaba mu kirooto Nga ndi mu mirror N’ontereeza ettaayi Ne nkuyita mummy Yeggwe wekka asobola Okukkakkanya tsunami Omukwano gwo gwa alaali, walaayi Bakutunulako bagonda bakirimaanyi Tell me what you really want Tukikole ku sande oba ku mande Girl tell me what you really want Nkulabe ku sande oba ku mande

John Blaq Makanika Song Lyrics
John Blaq Makanika Song Lyrics

Kati no nyingira mu byengera Ng‘ayingira akamotoka  Nkukanika mpolampola  Nkukuba matatu Girl you know me really wanna  Be with you everyday  Nga tewali na bireekaana Girl you know me really wanna  Be with you everyday  Nga tewali ba tu calling-a Laavu yo tomato binyuma  Nga tewali alemera mu mulyango Okwagala ennyo nawulira  Mbu guba musango Kikusigalako kikulemera mu bwongo, eh eh Tonkuba mugongo leka tubibyemu  Bwe nnyingiza ekisumuluzo onnyimbiremu Amazima nkwagala ebitono n’ebinene Mi sweet sweet sweet sweet banana na-na Bw’oba osobola okumwenya n’era kikola  Abacookoozi ng’emitima gibaluma

21.8kViews

Next Post

Rapper Da Agent Akatambala Video Download

The fastest rapper in Uganda Da Agent has officially release/ […]
Rapper Da Agent Akatambala Video

You May Also Like

Shares