John Blaq Makanika Song Lyrics
Yeah yeah yeah A John Blaq bwoy bwoy African bwoy bwoy Andre on the Beat Aya baasi Amazima gwe by’okola omutima wamenya Bwe kuba kutabula sukaali yanoga Wangogolako yenna yenna mukoka Me no like, me no like, gyal gyal yeah Nyoola, nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah, nnyabo Nyoola, nyoola akamotoka Kambeere makanika obeere motoka Nga we njagalira babe nkukanika Yeah yeah yeah, nnyabo
Yadde nga nva wala Omukwano gwo nze baby gwansika Simanyi oba mu mutima Naawe ky’ekyo ky’ofuna Ky’ogere tontya, nze gwe walaba Gwe walaba mu kirooto Nga ndi mu mirror N’ontereeza ettaayi Ne nkuyita mummy Yeggwe wekka asobola Okukkakkanya tsunami Omukwano gwo gwa alaali, walaayi Bakutunulako bagonda bakirimaanyi Tell me what you really want Tukikole ku sande oba ku mande Girl tell me what you really want Nkulabe ku sande oba ku mande
Kati no nyingira mu byengera Ng‘ayingira akamotoka Nkukanika mpolampola Nkukuba matatu Girl you know me really wanna Be with you everyday Nga tewali na bireekaana Girl you know me really wanna Be with you everyday Nga tewali ba tu calling-a Laavu yo tomato binyuma Nga tewali alemera mu mulyango Okwagala ennyo nawulira Mbu guba musango Kikusigalako kikulemera mu bwongo, eh eh Tonkuba mugongo leka tubibyemu Bwe nnyingiza ekisumuluzo onnyimbiremu Amazima nkwagala ebitono n’ebinene Mi sweet sweet sweet sweet banana na-na Bw’oba osobola okumwenya n’era kikola Abacookoozi ng’emitima gibaluma